Job 39:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekambuwalira abaana be ng'abatali babe, tefaayo nti oba yazaalira bwereere,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Obwana bwayo ebuyisa bubi ng’obutali bwayo gy’obeera nti, yazaalira bwereere.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eyisa bubi abaana baayo nga betazaala, N'eraga nti tefaayo kuteganira bwereere.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyisa bubi abaana baayo, ng'abatali b'ezaala. N'eraga nti tefaayo kuteganira bwereere.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akakanyalira abaana be ng'abatali babe: Newakubadde ng'ateganira bwereere talina kutya;