Job 39:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wabala emyezi gye zimala nga ziri ggwako? Wamanya obudde we zizaalira?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyinza okubala emyezi gye zimala zizaale? Omanyi obudde mwe zizaalira?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyinza okubala emyezi gye zimala n'amawako? Oba omanyi ebiseera mwe zizaalira?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyinza okubala emyezi gye zimala n'amawako? Oba omanyi ebbanga lye zizaalirako,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyinza okubala emyezi gye zimala? Oba omanyi ebiro mwe zizaalira?