Job 39:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ggwe ogiwa okudduka n'ebuuka ng'enzige, n'ekuba entiisa n'okukaaba kwayo okwamalala?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe ogisobozesa okubuuka ng’enzige n’ekanga n’okukaaba kwayo okw’entiisa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe ogibuusa ng'enzige, N'eba n'okufugula okw'entiisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe ogibuusa ng'enzige n'eba n'okufugula okw'entiisa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wagibuusa ng'enzige? Ekitiibwa ky'okufugula kwayo kya ntiisa.