Job 39:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Esamba ettaka mu kisenyi n'esanyuka, n'evaayo n'amaanyi okwevumba olutalo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Etakula ettaka mu kiwonvu, nga yeeyagala olw’amaanyi gaayo, n’eryoka efuluma okusisinkana abalwanyi abakutte ebyokulwanyisa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Etakulira mu kiwonvu, n'esanyukira amaanyi gaayo. Efubutuka okulumba abasajja abakutte eby'okulwanyisa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Esamba n'obukambwe mu kiwonvu, Efubutuka okulumba ebyokulwanyisa by'omulabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Etakulira mu kiwonvu, n'esanyukira amaanyi gaayo: Efuluma okusisinkana n'abasajja abakutte ebyokulwanyisa.