Job 39:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ensawo y'obusaale ekubaganira mu mbiriizi, n'okumyansa kw'effumu n'akajogolo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omufuko ogujjudde obusaale gwesuukundira ku lubuto lwayo, awamu n’effumu erimasamasa, n’akasaale.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omufuko guwulungutira ku yo, Effumu erimasamasa n'akasaale.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensawo y'obusaale, n'effumu erimyamyansa, n'omuwunda, bikubaganira ku yo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omufuko guwulungutira ku yo, Effumu erimasamasa n'akasaale.