Job 39:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Akakubampanga magezi go ge gakabuusa, ne kata ebiwaawaatiro byako nga kalaga emaserengeta?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Amagezi go ge gabuusa kamunye, n’ayanjuluza ebiwaawaatiro bye e bukiikaddyo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe oyigiriza magga okutumbiira, N'abamba ebiwaawaatiro bye, ayolekere obukiikaddyo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe oyigiriza magga okutumbiira, n'abamba ebiwaawaatiro bye, ayolekere obukiikaddyo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Magga atumbiira na magezi go, N'abamba abiwaawaatiro bye eri obukiika obwa ddyo?