Job 39:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Empungu ggwe ogiragira okutumbiira, n'ewanika ekisu kyayo waggulu ewala?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ggwe olagira empungu okubuukira ewala mu bbanga, era n’ezimba n’ekisu kyayo waggulu ennyo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ggwe olagira empungu okulinnya, N'ekola ekisu kyayo waggulu mu nsozi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe olagira empungu okulinnya n'ekola ekisu kyayo waggulu mu nsozi entumbiivu?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Empungu erinnya na kiragiro kyo, N'ekola ekisu kyayo waggulu?