Job 39:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eyima eyo n'eketta ekyokulya, amaaso gaayo gakirabira wala.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eyo gy’ekettera omuyiggo gw’eneerya, eriiso lyayo ligulengerera wala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Erengera omuyiggo gwayo ng'esinzira eyo. Amaaso gaayo gagulengerera wala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyo gy'esinziira okuketta ky'enetta erye, Amaaso gaayo ne gakirengerera wala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Erengera omuyiggo ng'eyima okwo; Amaaso gaayo gagulaba nga guli wala.