Job 39:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Zifukamira ne zisuula obwana bwazo, olwo ng'obulumi bw'okuzaala buwedde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Zikutama ne zizaala abaana baazo, ne ziwona obulumi bw’okuzaala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Lwe zifukamira ne zizaala abaana baazo, Ne ziryoka ziwona obulumi?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
lwe zifukamira ne zizaala abaana baazo, ne ziryoka ziwona obulumi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Zikutama, zizaala abaana baazo, Zeggyamu obubalagaze bwazo.