Job 39:7 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Esekerera oluyoogaano lw'omu kibuga; tewulira kuleekaana kwa mwebagazi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Esekerera oluyoogaano lw’ekibuga, tewuliriza kulekaana kw’abavuzi ba bidduka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Teyagala luyoogaano olw'omu kibuga, So tewulira kuleekaana kwa mugobi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oluyoogaano lw'ekibuga terwetaaga. Tewuliriza mugobi alagira na bboggo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Enyooma oluyoogaano olw’omu kibuga, So tewulira kulekaana kwa mugobi.