Job 39:8 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Erambula ensozi okulaba amalundiro gaayo, n'enoonyereza byonna ebikyali ebibisi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ebuna ensozi, ly’eddundiro lyayo, ng’enoonya ekintu kyonna ekibisi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensozi bwe zenkana obugazi lye ddundiro lyayo, Era enoonya buli kintu ekibisi ky'erya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Etaayaaya mu nsozi, lye ddundiro lyayo, era mwe yeenoonyeza buli kibisi ky'erya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensozi bwe zenkana obugazi lye ddundiro lyayo, Era enoonya buli kintu ekibisi.