Job 4:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Elifazi ow'e Temani n'ayanukula n'agamba nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Erifaazi Omutemani n’ayanukula ng’agamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Erifaazi Omutemani n'addamu Yobu nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Elifaazi Omutemani n'ayanukula Yobu nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Erifaazi Omutemani n'addamu n'ayogera nti