Job 4:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Empologoma yazikirira, kubanga teyalina ky'erya, n'obwana bw'empologoma ne bubuna emiwabo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Empologoma ey’amaanyi ezikirira olw’okubulwa omuyiggo, n’obwana bw’empologoma busaasaana.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Empologoma enkulu bw'efa ng'omuyiggo gugibuze, Olwo n'abaana baayo nga basaasaana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bafa ng'empologoma ezitalina kye zitta kulya, Abaana baabwe ne basaasaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Empologoma enkulu efa omuyiggo nga gugibuze, N'abaana b'empologoma ne basaasaana.