Job 4:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Ekigambo kya ndeeterwa mu bubba, okutu kwange kwawulira nga kyogerwa mu kaama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Nategeezebwa ekigambo eky’ekyama, ne nkitegera okutu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekigambo kyandeeterwa mu kaama, N'okutu kwange kwa wulira kaama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Olumu nafuna obubaka, nga buli nga kaama ka mu kutu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale ekigambo kyandeeterwa kyama, N'okutu kwange ne kutoola okuwuuma kwakyo.