Job 4:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kutaataaganya kw'ebirooto mu kiro, otulo otungi we tukwatira abantu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wakati mu birowoozo n’okwolesebwa kw’ekiro ng’otulo otungi tukutte omuntu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mu kulowooza okw'omu kirooto okw'ekiro, Otulo otungi mwe tukwatira abantu,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nali mu birowoozo eby'ekirooto ky'omu kiro; mu tulo otungi otukwata abantu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kulowooza okuva mu kwolesebwa okw'ekiro, Otulo otungi bwe tukwata abantu.