Job 4:14 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okutya kwankwata ne njugumira, amagumba gange gonna ne gakankana.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okutya n’okukankana byankwata ne bireetera amagumba gange okunyegenya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Entiisa n'okukankana ne binkwata. Amagumba gange gonna ne ganyeenyezebwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Entiisa n'okukankana ne binkwata. Amagumba gange ne ganyeenyezebwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Entiisa n'enkwata n'okukankana, Amagumba gange gonna n'okunyegenya ne ganyegenya.