Job 4:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye kati ekizibu bwe kikujjidde, okaluubiriddwa; bwe kikwezinzeeko, otidde.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye kaakano kikutuuseeko, oweddemu amaanyi; kikutte ku ggwe n’oggwaawo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye kaakano kituuse ku gwe, n'ozirika; Kikukuteko, ne weeraliikirira.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kati kituuse ku ggwe, n'ozirika; okwatiddwako, ne weeraliikirira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye kaakano kituuse gy'oli n'ozirika; Kikukomako ne weeraliikirira.