Job 4:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Katonda bw'assa omukka, nga bazikirira; olufuuwa obuswandi bwe, nga basaanawo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bazikirizibwa omukka Katonda gw’assa, bamalibwawo obusungu bwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Katonda bwassiza omukka nga bazikirira, Nga kibuyaga, Katonda abamalawo mu busungu bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda abassiza omukka ogw'obusungu bwe, Obuli nga kibuyaga, n'abazikiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bazikirira olw'omukka gwa Katonda, Era bamalibwawo olw'okuwuuma kw'obusungu bwe.