Job 40:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olwo nzija kukkiriza, nti ddyo wo asobola okukuwonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nange kennyini ndyoke nzikirize, ng’omukono gwo ogwa ddyo, gusobola okukuwa amaanyi.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale nange nnakutendereza, Nti obuyinza bwo buyinza okukulokola.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo nange nnaakutendereza nti obuyinza bwo buwangudde.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale nange ne ndyoka nzikiriza ku ggwe Ng'omukono gwo gwe guyinza okukulokola.