Job 40:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Tunuulira envubu gye nakola awamu naawe, erya muddo nga nte.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Laba ekisolo ekyefaananyiriza ng’envubu kye natonda nga ggwe, erya omuddo ng’ente,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba nno, envubu gye nnatonda nga bwe nnatonda ggwe, Erya omuddo ng'ente.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kale laba envubu gye natonda nga bwe natonda ggwe. Erya muddo ng'ente.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba nno envubu gye nnatondera awamu naawe; Erya omuddo ng'ente.