Job 40:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ng'erina amaanyi mu kiwato kyayo, n'obuyinza mu myala gy'olubuto lwayo!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
nga kirina amaanyi mayitirivu mu kiwato kyakyo amaanyi mangi mu binywa by’olubuto lwakyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Laba nno amaanyi gaayo gali mu kiwato kyayo, Ne mu binywa eby'omu lubuto lwayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amaanyi gaayo gagiri mu kiwato, Ne mu nnyama y'oku lubuto lwayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba nno amaanyi gaayo gali mu kiwato kyayo, N'amawaggali gaayo gali mu binywa eby'omu lubuto lwayo.