Job 40:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukira gwayo gwewuuba ng'omuti gw'entolookyo; ebinywa by'ekisambi kyayo byetippye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kiwuuba omukira gwakyo ne guba ng’omukira gw’omuvule Ebinywa by’ebisambi byakyo byakwatagana nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ekakanyaza omukira ne gw'esimba ng'omuvule. Ebinywa by'amagulu gaayo by'amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekakanyaza omukira ne gwesimba ng'omuvule. Ebinywa by'amagulu gaayo byasibagana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yeesagga omukira ng'omuvule: Ebinywa eby'omu kiwato kyayo byegatta wamu.