Job 40:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amagumba gaayo gali ng'emidumu gy'ekikomo, emikono gyayo giri ng'emitayimbwa egy'ekyuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amagumba gaakyo gali ng’enseke ez’ebikomo; amagulu n’emikono ng’emitayimbwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amagumba gaayo galiŋŋaanga enseke ez'ekikomo, Amagulu gaayo galiŋŋaanga emitayimbwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amagumba gaayo gali ng'enseke ez'ekikomo, Amagulu gaayo gali ng'emitayimbwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amagumba gaayo galiŋŋanga enseke ez'ebikomo; Amagulu gaayo galiŋŋanga ebyuma ebisiba.