Job 40:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Oyo awoza n'Omuyinza wa buli kantu anaamugolola? Oyo avunaana Katonda amwanukule.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oyo anoonya okuyombera ebitaliimu anaayombesa Ayinzabyonna? Oyo aleeta empaka ku Katonda, amuddemu.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Anoonya ensobi anaayombesa Omuyinza w'ebintu byonna? Awakanya Katonda anziremu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Anoonya ensobi, anaavunaana Omuyinzawaabyonna? Oyo awakana nange kale anziremu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Aleeta ensonga ezitaliimu anaayombesa Omuyinza w'ebintu byonna? Awakanya Katonda akiwoze.