Job 40:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omugga ne bwe gutumbiira, tekankana; Yorudani ne bw'agikuba ejjengo ku mumwa, esigala nteefu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Laba omugga ne bwe gusiikuuka tekyekanga; kiba kinywevu, Yoludaani ne bwajjula n’abooga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omugga bwe gwanjaala, tetya. Eguma omwoyo, Yoludaani ne bwe gujjula ne gutuuka ku kamwa kaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omugga bwe gwanjaala, tetya. Eguma omwoyo, Yorudaani ne bwe gujjula okutuuka ku kamwa kaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, omugga bwe gwanjaala, tekankana: Eguma omwoyo Yoludaani newakubadde nga gujjula ne gutuuka ku kamwa kaayo.