Job 40:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani aligikwata mu maaso gaayo, oba alifumita ennyindo zaayo n'omuguma?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eriyo omuntu yenna ayinza okukikwata, oba okuyuza ennyindo yaakyo n’akasaale?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waliwo ayinza okugikwata bw'eba ng'etunula, Oba ayinza okugikwasa ku mutego n'ogifumita ennyindo zaayo?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waliwo ayinza okugikwata ng'etunula? Oba ayinza okugikwasa ku mutego n'ogifumita ennyindo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waliwo anaagikwata bw'eba ng'etunula, Oba anaawummula ennyindo zaayo n'ekyambika?