Job 40:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukama n'ayanukula Yobu ng'ayima mu kibuyaga nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Mukama ng’ali mu muyaga ogw’amaanyi n’addamu Yobu nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Mukama n'addamu Yobu ng'asinziira mu mbuyaga ey'amaanyi, n'agamba nti:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Mukama n'addamu Yobu, ng'asinziira mu mbuyaga ey'amaanyi, n'agamba nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Mukama n'addamu Yobu ng'ayima mu mbuyaga ez'akazimu n'ayogera nti