Job 40:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olina omukono ng'ogwa Katonda? N'eddoboozi lyo oyinza okubwatuka nga ye?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olina omukono ng’ogwa Katonda, eddoboozi lyo lisobola okubwatuka ng’erirye?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wenkana nange amaanyi? Era oyinza okubwatuka n'eddoboozi eriri ng'eryange?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wenkana nange amaanyi? Era oyinza okubwatuka n'eddoboozi eriri ng'eryange?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba olina omukono nga Katonda? Era oyinza okubwatuka n'eddoboozi erifaanana erirye?