Job 41:1 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Essuubi ly'okumunyweza lirigwa butaka; oli okumutunulako n'aggwa amaanyi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Oyinza okusikayo lukwata n’eddobo, oba okusiba olulimi lwayo n’omuguwa?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyinza okuvuba egoonya n'eddobo? Oba okusiba olulimi lwayo n'omuguwa?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Goonya oyinza okugivubisa eddobo, oba okusiba olulimi lwayo n'omuguwa?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyinza okuggyangamu egoonya n'eddobo? Oba okunyigirizanga olulimi lwayo n'omugwa?