Job 41:10 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Okwasimula kwe kumyansa ekitangaala, amaaso ge gali ng'ebikowe bya mmambya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Teri n’omu mukambwe nnyo asobola kugyaŋŋanga. Kale, ani oyo asobola okuyimirira mu maaso gange?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tewali aba na buvumu bwa kusaggula goonya. Kale aluwa oyo ayinza okuyimirira mu maaso gange?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tewali aba na buvumu bwa kusaggula goonya. Olwo kale aguma ye ani okuyimirira we ndi?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tewali mukambwe bw'atyo n'okwaŋŋanga n'ayaŋŋanga okugisaggula: Kale aluwa oyo ayinza okuyimirira mu maaso gange?