Job 41:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Akamwa ke muvaamu ebitawuliro; muwandukamu ensasi z'omuliro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani alina kye yali ampoze musasule? Byonna ebiri wansi w’eggulu byange.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani eyasooka okumpa, nange mmusasule? Byonna ebiri wansi w'eggulu byange.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani yasooka okumpa gwe nnina okuddiza? Buli ekiri wansi w'eggulu kyange.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani eyasooka okumpa, nze mmusasule? Byonna ebiri wansi w'eggulu lyonna byange.