Job 41:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukka gufubutuka mu nvumbo ze, ng'ogw'entamu etokota ku mimuli.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ku bikwata ku mikono n’ebigere byayo siisirike, amaanyi gaayo n’ekikula kyayo bya ssimbo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Siireme kwogera ku magulu gaayo, Ne ku amaanyi gaayo, ne ku nkula yaayo ennungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Siireme kwogera ku magulu gaayo, ne ku maanyi gaayo, ne ku nkula yaayo ennungi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Siisirike olw'amagulu gaayo, Newakubadde amaanyi gaayo amangi, newakubadde okugattibwa kwayo okulungi.