Job 41:13 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omukka gwe gukoleeza amanda, omuliro guwanduka mu kamwa ke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani ayinza okugiggyako eddiba lyayo ery’oku ngulu? Ani ayinza okuyuza ekizibaawo kyayo eky’amaliba abiri?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani ayinza okugyambula ekyambalo kyayo eky'okungulu? Ani ayinza okugifumita n'ayita mu ddiba lyayo ery'embu ebbiri?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani ayinza okugyambulamu ekyambalo kyayo ekyokungulu? Ani afumita n'ayita mu ddiba lyayo ery'embu ebbiri?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani ayinza okugyambula ekyambalo kyayo eky'okungulu? Ani anaatuuka munda w'enkoba zaayo ebbiri?