Job 41:15 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ebiseera by'omubiri gwe bituggiddwa wamu, binywevu, tebinyeenya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omugongo gwe gujjudde enkalala z’engabo ezisibiddwa okumukumu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amagalagamba gaayo ag'amaanyi ge gagyewuliza. Gasibaganye ng'akabonero ak'envumbo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amagalagamba gaayo ag'amaanyi ge gagyewuliza. Gasibaganye ganywezeddwa akabonero ng'ak'envumbo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amagamba gaayo ag'amaanyi ge malala gaayo, Nga gasibaganye ng'akabonero bwe kanyweza.