Job 41:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Anti ekyuma akiraba nga bisasiro, n'ekikomo, ng'ekiti ekivunze.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kamwa kaayo muvaamu ebiriro ebyaka. Kavaamu ensasi ez’omuliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akamwa kaayo kavaamu emimuli egyaka, Kabuukamu ensasi ez'omuliro.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Akamwa kaayo kavaamu mimuli egyaka. Kabuukamu nsasi ez'omuliro.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu kamwa kaayo muva emimuli egyaka, N'ensasi ez'omuliro zibuuka okuvaamu.