Job 41:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tewali anaamwaŋŋanga kumusitulawo. Ani aguma okumuyimirira mu maaso?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oyinza okuyingiza omuguwa mu nnyindo zaayo, oba okuwummula oluba lwayo n’eddobo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyinza okuyingizanga omuguwa mu nnyindo zaayo? Oba okuwummulanga oluba lwayo n'eddobo?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Oyinza okuyingiza omuguwa mu nnyindo zaayo, Oba okuwummula oluba lwayo n'eddobo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyinza okuyingizanga omugwa mu nnyindo zaayo? Oba okuwummulanga oluba lwayo n'eddobo?