Job 41:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Embuukuuli ku ye kasubi busubi; akajogolo akeesooza asekerera kasekerere.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omukka oguva mu nnyindo zaayo gukoleeza Amanda.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omukka gw'essa gwasa amanda, Era ennimi ez'omuliro ziva mu kamwa kaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omukka gw'essa gukuma amanda, ennimi ez'omuliro ne ziva mu kamwa kaayo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omukka gwayo gwasa amanda, Era omuliro guva mu kamwa kaayo.