Job 41:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Olubuto lwe wansi nzigyo ensongovu, aleka omukululo mu ttosi ng'ogw'empuuzo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu nsingo yaayo mulimu amaanyi, n’entiisa eri mu maaso gaayo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensingo yaayo erimu amaanyi, N'entiisa buli agya mu maaso gaayo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Erimu amaanyi mu nsingo. Etiisa n'ekankanya buli agyaŋŋanga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mu nsingo yaayo mubeera amaanyi, N'entiisa ezinira mu maaso gaayo.