Job 41:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Eddubi alitokosa ng'entamu, ennyanja n'agituukuumya ng'ensaka y'akaloosa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Emiwula gy’ennyama yaayo gyegasse; gikutte nnyo era tegisobola kwenyeenya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Emiwula gy'ennyama yaayo gye kutte, Tegirebera. tegisagasagana.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Enfunyiro z'ennyama yaayo zeekutte zigyerippyeko awatali kusagaasagana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emiwula gy'ennyama yaayo gyegasse: Ginywerera ku yo: tegiyinza kusagaasagana.