Job 41:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
W'ayita aleka akubye engezi etangalijja, oli n'alowooza nti eddubi liriko envi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekifuba kyayo kigumu ng’olwazi, kigumu ng’olubengo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Omutima gwayo mugumu ng'ejjinja; Ddala mugumu ng'olubengo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omutima gwayo gwakula nga jjinja; ddala mugumu nga lubengo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Omutima gwayo guguma ng'ejjinja; Weewaawo, guguma ng'olubengo.