Job 41:28 — Compare Translations
4 translations compared side by side
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Akasaale tekayinza kugiddusa, amayinja ag’envumuulo gaba nga biti gy’eri.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Akasaale tekayinza kugiddusa. Amayinja g'evuumuulo gaba nga bisusunku ku yo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Toyinza kugigobesaawo kasaale. Amayinja g'envuumuulo gaba nga bisusunku ku yo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Akasaale tekayinza kugiddusa: Amayinja agavuumuulibwa gafuuka ebiti eri yo.