Job 41:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani ammanja nti mmusasule? Buli kiri wansi w'eggulu kyange.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eneekwegayirira ng’ekusaba nti, ogikwatirwe ekisa? Eneeyogera naawe mu bigambo ebigonvu?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eneekwegayiriranga ogikwatirwe ekisa? Oba n'eyogera naawe bulungi ogireke?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eneekwegayirira ogikwatirwe ekisa, n'eyogera naawe bulungi ogireke?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eneekwegayiriranga ebigambo bingi? Oba eneekugambanga ebigambo ebigonvu?