Job 41:32 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu mazzi mw’eyise, erekamu ekkubo ery’amayengo ameeru; ne kireeta n’ekirowoozo nti obuziba bulina envi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weeyise erekawo omukululo gw'amayengo ameeru. Nefaananya obuziba okuba n'envi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Amazzi mw'eyise, erekamu ekkubo ly'amayengo ameeru. N'erowoozesa n'oli, obuziba okuba n'envi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Emasamasisa ekkubo ennyuma waayo; Obuziba wandibulowoozezza okuba n'envi.