Job 41:34 — Compare Translations

4 translations compared side by side

Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Enyooma buli kisolo. Ye kabaka w’abo bonna ab’amalala.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Enyooma buli kisolo eky'amalala. Ye kabaka w'ensolo zonna ez'amalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eziimuula buli kisolo ekyepansi; Ye kabaka w'ensolo zonna.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Etunuulira buli kintu ekigulumivu: Ye kabaka w'abaana bonna ab'amalala.