Job 41:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Siisirike kwogera ku bitundu bye, ku maanyi ge ne ku bulungi bw'enkula ye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Eneekola naawe endagaano ogitwale ekuweereze obulamu bwayo bwonna?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Eneekola naawe endagaano, Ekuweerezenga emirembe gyonna?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eneekola naawe endagaano ebeerenga muweereza wo ennaku zonna?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Eneeragaananga endagaano naawe, Ogitwalenga okuba omuddu emirembe gyonna?