Job 41:5 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani asobola okususumbulako ekizibawo kye eky'okungulu, oba n'ayuza mu mbu ebbiri ez'ekikakampa ky'oku kifuba?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Onoozannya nayo nga bw’ozannya n’akanyonyi, oba okugisiba n’olukoba ng’agisibira bawala bo?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Onoozannyanga nayo nga bw'ozannya n'ekinyonyi? Oba onoogisibiranga abaweereza bo abawala ebasanyuse?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Onoozannyanga nayo nga bw'ozannya n'ekinyonyi? Oba onoogisibiranga abaweereza bo abawala ebasanyuse?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Onoozannyanga nayo nga bw'ozannya n'ennyonyi? Oba onoogisibiranga abawala bo?