Job 41:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani aliggula emiryango gy'akamwa ke, akeebunguluddwa wonna entiisa y'amannyo ge?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abasuubuzi banaagiramuza, oba banaagibala ng’ekyamaguzi?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abavubi banaagiramuzanga? Abasuubuzi banaagitemaatemanga okugitunda?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abavubi banaagiramuzanga? Abasuubuzi banaagitemaatemanga okugitunda?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ebibiina eby'abavubi binaagifuulanga obuguzi? Banaagigabaniranga mu basuubuzi?