Job 41:9 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Buli emu enyweredde ku ndala; zikwatidde ddala awatali kuta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Essuubi lyonna ery’okugiwangula ffu, okugirabako obulabi kimalamu amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okugiraba obulabi omuntu agwamu amaanyi, Agwa bugwi ku ttaka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'okugiraba obulabi omuntu taba na ssuubi. n'agwa ku ttaka wansi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Laba, essuubi lyayo lya bwereere: Omuntu taakeŋŋentererwenga bw'agiraba obulabi?