Job 42:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yobu n'afa nga mukadde, ng'agundidde mu myaka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’oluvannyuma n’afa ng’akaddiyidde ddala ng’awezezza emyaka mingi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Yobu n'afa nga mukadde, ng'awangadde emyaka mingi nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'oluvannyuma Yobu n'afa nga musajja mukadde, ow'emyaka emingi ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Yobu n'afa nga mukadde ng'awezezza ennaku nnyingi.