Job 42:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Mmanyi ng'osobola byonna; ky'otegeka tekiyinza kukotoggerwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mmanyi ng’oyinza okukola ebintu byonna, era tewali kyotegeka kyonna kiyinza kuziyizibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmanyi nga ggwe oyinza byonna, Era nga tewali kigambo kye wateesa ekiyinza okuziyizibwa.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Mmanyi ng'oyinza byonna. Era ky'oba osazeewo okukola, tewali kikiziyiza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmanyi nga ggwe oyinza byonna, Era nga tewali kigambo kye wateesa ekiziyizika.